Twayambako mu lutalo; E Kamuli waliwo abakukkuluma

Waliwo Famile yabaazirwanako e Kamuli esabye pulezidenti Museveni atuukirize obweyamo bwe yakola gye bali mu biseera by’olutalo olwaleeta gavumenti eriko mu buyinza.

 Famile eno ya Mugenzi Patrick Kigongwe era nga Namwandu Nabirye Kigongwe alumiriza nti bba nti aliko engeri gye yayamba ku Museveni mu biseera by’olutalo omuli n’okumukweka, kyokka oluvannyuma lw’olutalo nebeerabirwa.

Abamu ku bakulira abaazirwanako […]

Abamu ku bakulira abaazirwanako mu kitundu kino era basabye gavumenti obuteerabira kitundu kyabwe kubanga kyakola nnyo mu lutalo olwo.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Stay informed with NTV Uganda, your trusted source for breaking news, live TV, sports updates, entertainment, and exclusive features. Stream live and catch up on your favorite shows anytime, anywhere.

Contact Us
  • (+256)414 563400
  • newsdesk@ug.nationmedia.com
  • Serena Conference Centre, P.O.Box 35933, Kampala, Uganda
Download Apps