Twayambako mu lutalo; E Kamuli waliwo abakukkuluma
Waliwo Famile yabaazirwanako e Kamuli esabye pulezidenti Museveni atuukirize obweyamo bwe yakola gye bali mu biseera by’olutalo olwaleeta gavumenti eriko mu buyinza. Famile eno ya Mugenzi Patrick Kigongwe era nga Namwandu Nabirye Kigongwe alumiriza nti bba nti aliko engeri gye yayamba ku Museveni mu biseera by’olutalo omuli n’okumukweka, kyokka oluvannyuma lw’olutalo nebeerabirwa. Abamu ku bakulira abaazirwanako […]

