Waliwo abalwadde ba kkookolo abaagala gavumenti ebazimbire
Okusoomoza okusinga abalwadde ba kkookolo kwe basanga nga bazze mu ddwaliro e Mulago okufuna obujjanjabi kwa byansula na ddala abo abava mu bitundu ebyesudde amasekatti. Kati kino kiviiriddeko abalumirirwa abantu bano okussa gavumenti ku nninga, ezimbewo ekifo ekiyinza okukola ng’ekisulo ky’abalwadde bano okusinga okwetuuma mu weema ezaatekebwawo eddwaliro nga balinda obujjanjabi. Uganda Cancer Institute ekifo […]
Okusoomoza okusinga abalwadde ba kkookolo kwe basanga nga bazze mu ddwaliro e Mulago okufuna obujjanjabi kwa byansula na ddala abo abava mu bitundu ebyesudde amasekatti. Kati kino kiviiriddeko abalumirirwa abantu bano okussa gavumenti ku nninga, ezimbewo ekifo ekiyinza okukola ng’ekisulo ky’abalwadde bano okusinga okwetuuma mu weema ezaatekebwawo eddwaliro nga balinda obujjanjabi. Uganda Cancer Institute ekifo ky’eddukanya mw’esuza abalwadde kifunda nnyo bw’ogerageeranya ku bungi bw’abantu abagendawo.
Stay informed with NTV Uganda, your trusted source for breaking news, live TV, sports updates, entertainment, and exclusive features. Stream live and catch up on your favorite shows anytime, anywhere.
Contact Us
(+256)414 563400
newsdesk@ug.nationmedia.com
Serena Conference Centre, P.O.Box 35933, Kampala, Uganda