Okuzimba mu luguudo: Ekikomera kya Nytil kimenyeddwa

Minisiter omubeezi ow’e takka Sam Mayanja alagide abatuuze kyaalo Naminya South mu Njeru municipality okumenya ekisenge ekyaali kyazimbibwa Kampuni ya Nytil mu oluguudo oluyisa abatuuze. Ekubo NYTIL lyeyaggala lyali liyisa abantu abave e Njeru okudda ejinja,songa era lituuka lu luguudo lw’egaali y’omukka.Kati minisita Mayanja asinzidde mu lukiiko lw’akubye ku kyalo kino,n’alagira abatuuze okumenya ekisenge kino […]

Minisiter omubeezi ow’e takka Sam Mayanja alagide abatuuze kyaalo Naminya South mu Njeru municipality okumenya ekisenge ekyaali kyazimbibwa Kampuni ya Nytil mu oluguudo oluyisa abatuuze. Ekubo NYTIL lyeyaggala lyali liyisa abantu abave e Njeru okudda ejinja,songa era lituuka lu luguudo lw’egaali y’omukka.Kati minisita Mayanja asinzidde mu lukiiko lw’akubye ku kyalo kino,n’alagira abatuuze okumenya ekisenge kino kubanga ettaka NYTIL kweyazimba lya disitulikiti.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Stay informed with NTV Uganda, your trusted source for breaking news, live TV, sports updates, entertainment, and exclusive features. Stream live and catch up on your favorite shows anytime, anywhere.

Contact Us
  • (+256)414 563400
  • newsdesk@ug.nationmedia.com
  • Serena Conference Centre, P.O.Box 35933, Kampala, Uganda
Download Apps