Ab’e Makerere beekalakaasizza lwa nsako y’abayizi, poliisi eriko beekutte
Poliisi eriko abayizi beekutte ku Yunivaasite e Makerere ng’ebalanga kukungaana mu ngeri emenya amateeka .Abayizi bano bebo abasasulirwa gavumenti ababadde beekalakaasa olw’a Yunivaasite eno okulwawo okubawa ensako yaabwe . Ku lwokusatu lwa wiiki eno abatwala ettendekera lino bategeeza ng’esako yabayizi bano bwegenda okusasulwa oluvannyuma lw’onnyongereza ku mbalirira yaabwe okuyitamu .
- Tags:
- Ab'e Makerere
- Abayizi
- muk
- Poliisi

