Okuwanduka kw’abayizi abalenzi: Baguma ayagala okusoma kwa pulayimale ne siniya kube kwabuwaze
Ssaabawandiisi w’ekibiina ekigatta abasomesa ki Uganda National Teachers Union oba UNATU, Filbert Baguma ayagala gavumenti okusoma kwa Pulayimale ne Siniya ekufuula kwabuwaze okusobola okumalawo embeera y’abayizi okuwanduka mu masomero Baguma abadde ayanukula ebibuuzo ku ky’omuwende gw’abayizi abalenzi abawanduka ogweyongedde. Ono era asabye gavumenti eyongere ku nsimbi zeeteeka mu masomero ssaako okukyusa engeri y’okugezesa abayizi, okulaba nga […]

