Nabbanja alambudde enguudo ezizimbibwa mu Kampala
Gavumenti etegezeezza nti omulimu gw’okukola enguudo mu Kampala eziweza Kilometer 90 gwakuggwa omwaka ogujja.Bino byogeddwa Ssaabaminisita Robinah Nabbanja bw’abadde alambula enguddo eziri mu kuzimbibwa.Ono alambudde enguudo okuli Sir. Apollo Kaggwa Road , Kyebando ring road , Ssentema n’endala.

