Taata ataasizza muwala we atulugunyizibwa

Waliwo taata awaliriziddwa okugenda anunule muwala we okuva ku nnyina omuto, alowoozebwa nti abadde amutulugunya.Kino kiddiridde akatambi akasasaanidde omutimbagano nga kalaga omwana ono nga ali mu mbeera etasanyusa, era nga kitaawe bino okubimanya yabadde kyajje atonnye mu ggwanga okuva ku mawanga gy’anoonyeza ekikumi.Newankubadde taata ono yagaanye okuggula omusango gwonna ku mulamu we, poliisi yo egamba […]

Waliwo taata awaliriziddwa okugenda anunule muwala we okuva ku nnyina omuto, alowoozebwa nti abadde amutulugunya.Kino kiddiridde akatambi akasasaanidde omutimbagano nga kalaga omwana ono nga ali mu mbeera etasanyusa, era nga kitaawe bino okubimanya yabadde kyajje atonnye mu ggwanga okuva ku mawanga gy’anoonyeza ekikumi.
Newankubadde taata ono yagaanye okuggula omusango gwonna ku mulamu we, poliisi yo egamba nti yakoze kikyamu era agambibwa okutulugunya alina okukwatiibwa yennyonnyoleko.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Stay informed with NTV Uganda, your trusted source for breaking news, live TV, sports updates, entertainment, and exclusive features. Stream live and catch up on your favorite shows anytime, anywhere.

Contact Us
  • (+256)414 563400
  • newsdesk@ug.nationmedia.com
  • Serena Conference Centre, P.O.Box 35933, Kampala, Uganda
Download Apps