Omuliro e Makerere: Ssente z’ekibiina ezaabuze ze zibizadde
Waliwo ebyogerwa nti enkaayana za ssente z’ekibiina ezaabuze, zandiba nga ze zaaviriiddeko omuliro ogwakutte e makerere kavule mu kilo ekimanyiddoa nga ku bbiri era negusanyaawo ebintu bya bukadde.Tukitegedde nti ba memba mu kibiina ky’abantu ababadde bakolera wano, olunaku lw’eggulo baafunyemu okukaayana, oluvannyuma lw’omuwanika waabwe okukabatyema nti ku ssente ze babadde batereka, kubuzeeko obukadde 25.Poliisi emaze […]
Waliwo ebyogerwa nti enkaayana za ssente z’ekibiina ezaabuze, zandiba nga ze zaaviriiddeko omuliro ogwakutte e makerere kavule mu kilo ekimanyiddoa nga ku bbiri era negusanyaawo ebintu bya bukadde.Tukitegedde nti ba memba mu kibiina ky’abantu ababadde bakolera wano, olunaku lw’eggulo baafunyemu okukaayana, oluvannyuma lw’omuwanika waabwe okukabatyema nti ku ssente ze babadde batereka, kubuzeeko obukadde 25.Poliisi emaze essaawa eziwerako ng’ekyalwanagana n’omuliro era esuubizza okukola okunoonyereza ng’etandikira ku bamu ku bakolera mu kifo kino b’egombyemu obwala.
Stay informed with NTV Uganda, your trusted source for breaking news, live TV, sports updates, entertainment, and exclusive features. Stream live and catch up on your favorite shows anytime, anywhere.
Contact Us
(+256)414 563400
newsdesk@ug.nationmedia.com
Serena Conference Centre, P.O.Box 35933, Kampala, Uganda