Okwenyigira mu bubbi: Abapoliisi bana basimbiddwa mu kkooti e Makindye
Abasirikale ba poliisi bana kuva ku poliisi y’e Kabalagala abaagombeddwamu obwala ku misango gy’okubba ddoola emitwalo esatu ($30,000) ku musuubuzi munnansi wa Kenya eyali asuze mu wooteeri ya Royal View e Buziga basimbiddwa mu kkooti ye Makindye ne basomerwa omusango gw’obubbi.Basomedddwa emisango 4 egy’obubbi gye beegaanye mu maaso g’omulamuzi Igga Adiru. Bano bakkiriziddwa okweyimirirwa ku […]

