Okukuuma obutonde; eccupa ezaatika zettaniddwa nnyo

Eccupa za plastic zimaze ebbanga eriwera nga zezeeyambisibwa mu kutereka amazzi n’ebyokunywa ebirala ebiweweeza, nga n’ebifo ebisanyukirwamu bingi tebikaluubirizibwa kubitunda. Kyokka plastic ono gy’akomye okweyambisibwa, n’okwonoona obutonde bw’ensi erabw’otunulatunula mu myaka mingi mu kibuga Kampala, mujjudde plastic olw’enkwata embi okuva mu bantu.Kaakati ebifo ebigendamu abantu nga wooteeri n’ebirala, bitandise okwesambira ddala ebintu bya plastic nga […]

Eccupa za plastic zimaze ebbanga eriwera nga zezeeyambisibwa mu kutereka amazzi n’ebyokunywa ebirala ebiweweeza, nga n’ebifo ebisanyukirwamu bingi tebikaluubirizibwa kubitunda. Kyokka plastic ono gy’akomye okweyambisibwa, n’okwonoona obutonde bw’ensi erabw’otunulatunula mu myaka mingi mu kibuga Kampala, mujjudde plastic olw’enkwata embi okuva mu bantu.Kaakati ebifo ebigendamu abantu nga wooteeri n’ebirala, bitandise okwesambira ddala ebintu bya plastic nga kati amazzi baatandise kugapakira mu ccupa ezaatika. Olwaleero twagala okukutegeeza engeri kino gye kiyinza okutasaamu obutonde bw’ensi.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Stay informed with NTV Uganda, your trusted source for breaking news, live TV, sports updates, entertainment, and exclusive features. Stream live and catch up on your favorite shows anytime, anywhere.

Contact Us
  • (+256)414 563400
  • newsdesk@ug.nationmedia.com
  • Serena Conference Centre, P.O.Box 35933, Kampala, Uganda
Download Apps