Okufumbiza abatanetuuka, akakiiko k’eddembe kennyamivu

Akakiiko akalera eddembe ly’obuntu kennyamivu olw’omuwendo gw’abaana abawala abafumbirwa nga tebanetuuka okusigala waggulu newankubadde buli kisoboka kikoleddwa okulwanyisa enkola eno.Bano bagamba nti newankubadde abaana ab’obuwala abafumbizibwa nga tebanetuuka bakendedde okuva ku bitundu 36% mu mwaka 2016 okudda ku bitundu 33% mu 2024,omuwendo guno gukyali waggulu nnyo.Okusinga bagamba nti kino kyavuka ku muggalo ogwaleetebwa COVID – […]

Akakiiko akalera eddembe ly’obuntu kennyamivu olw’omuwendo gw’abaana abawala abafumbirwa nga tebanetuuka okusigala waggulu newankubadde buli kisoboka kikoleddwa okulwanyisa enkola eno.Bano bagamba nti newankubadde abaana ab’obuwala abafumbizibwa nga tebanetuuka bakendedde okuva ku bitundu 36% mu mwaka 2016 okudda ku bitundu 33% mu 2024,omuwendo guno gukyali waggulu nnyo.Okusinga bagamba nti kino kyavuka ku muggalo ogwaleetebwa COVID – 19 ogwaleka abawala abasinga nga bali mbuto okukakana nga basibidde mu bufumbo bwebateyagalide.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Stay informed with NTV Uganda, your trusted source for breaking news, live TV, sports updates, entertainment, and exclusive features. Stream live and catch up on your favorite shows anytime, anywhere.

Contact Us
  • (+256)414 563400
  • newsdesk@ug.nationmedia.com
  • Serena Conference Centre, P.O.Box 35933, Kampala, Uganda
Download Apps