Muhammad Kanatta bamutegekedde Duwa emusiibula

Aba famire ya Muhammad Kanatta, omutuuze w’e Mukono eyawambibwa ab’ebyokwerinda mu December wa 2020, basazeewo okutegeka Dduwa okumusaalira oluvannyuma lw’essuubi eririddamu okumulaba nga mulamu okukeewa. Bano bategezeezza nga bwe batubidde n’abaana ba Kanatta 16 beyaleka ng’abakyala balaze okunyolwa olw’ennaku gye bayitamu okwebezaawo n’abaana baabwe. Dduwa eno yeetabiddwako bannakibiina ki NUP nga bakulemberwamu akulira oludda oluvuganya […]

Aba famire ya Muhammad Kanatta, omutuuze w’e Mukono eyawambibwa ab’ebyokwerinda mu December wa 2020, basazeewo okutegeka Dduwa okumusaalira oluvannyuma lw’essuubi eririddamu okumulaba nga mulamu okukeewa. Bano bategezeezza nga bwe batubidde n’abaana ba Kanatta 16 beyaleka ng’abakyala balaze okunyolwa olw’ennaku gye bayitamu okwebezaawo n’abaana baabwe. Dduwa eno yeetabiddwako bannakibiina ki NUP nga bakulemberwamu akulira oludda oluvuganya Joel Ssenyonyi, nga bakalambidde nti baakusigala nga babanja abantu baabwe.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Stay informed with NTV Uganda, your trusted source for breaking news, live TV, sports updates, entertainment, and exclusive features. Stream live and catch up on your favorite shows anytime, anywhere.

Contact Us
  • (+256)414 563400
  • newsdesk@ug.nationmedia.com
  • Serena Conference Centre, P.O.Box 35933, Kampala, Uganda
Download Apps