Laddu ekubye abantu 6 e Mukono, omu afiiriddewo

Abatuuze ku kyalo Mpunge mu ggombolola ye Mpunge mu district ye Mukono nakati bakyali mu kutya oluvanyuma lwa laddu okukuba abavubuka mukaaga omu nafiirawo.
Omugenzi ategerekese nga ye Juma Wamusibu ow’emyaka 21,abalala abaasimattuse bali mu ddwaliro banyiga biwundu. Bino byabaddewo mu nnamutikwa we nkuba eyatonye akawungeezi k’eggulo.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Stay informed with NTV Uganda, your trusted source for breaking news, live TV, sports updates, entertainment, and exclusive features. Stream live and catch up on your favorite shows anytime, anywhere.

Contact Us
  • (+256)414 563400
  • newsdesk@ug.nationmedia.com
  • Serena Conference Centre, P.O.Box 35933, Kampala, Uganda
Download Apps