Gavumenti eyagala za kussa bitaala mu kibuga

Minisitule y’ebyensimbi etaddeyo okusaba mu palamenti nga bagala ebakkiriza okwewola obukadde 608 eza doola nga zino zigenda kukozesebwa okukulakulaanya ekibuga Kampala n’ebitundu ebyetolooddewo. Tukitegedde nti abakulu bajja na kwagala okubunya amataala mu kibuga olwo kitangalijje bulungi.Kyokka okusaba kuno kugenze okujja, ng’ebbanja lya Uganda lisuza eggwanga ku bunkenke bw’okuyingira akatyabaaga k’ebyenfuna. Bano era banjudde n’ekiwandiiko ky’embalirira […]

Minisitule y’ebyensimbi etaddeyo okusaba mu palamenti nga bagala ebakkiriza okwewola obukadde 608 eza doola nga zino zigenda kukozesebwa okukulakulaanya ekibuga Kampala n’ebitundu ebyetolooddewo. Tukitegedde nti abakulu bajja na kwagala okubunya amataala mu kibuga olwo kitangalijje bulungi.Kyokka okusaba kuno kugenze okujja, ng’ebbanja lya Uganda lisuza eggwanga ku bunkenke bw’okuyingira akatyabaaga k’ebyenfuna. Bano era banjudde n’ekiwandiiko ky’embalirira y’omwaka gw’ebyensimbi okujja mwe bategeerezza nti tewali misolo mipya gye basuubira kuleeta.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Stay informed with NTV Uganda, your trusted source for breaking news, live TV, sports updates, entertainment, and exclusive features. Stream live and catch up on your favorite shows anytime, anywhere.

Contact Us
  • (+256)414 563400
  • newsdesk@ug.nationmedia.com
  • Serena Conference Centre, P.O.Box 35933, Kampala, Uganda
Download Apps