Eyassuuka obulwadde bw’omutwe alunyumya

Waliwo omuwala amaze emyaka egisoba mu 20 nga alwanagana n’ekizibu ku bwongo ky’alowooza nti kyava ku kufiirwa bazadde bombi ng’akyali muto n’atafuna mukwano gwa maama ne taata ate be yakuliramu ne bamulangiranga obwa mulekwa. 

Amaze emyaka gye gimu ng’alwanagana n’ekizibu ky’okwagala okwetta oba okutta abantu abalala n’ebintu ebirala ebirina obulamu. Kyokka oluvannyuma lw’okwezuula, kati amaze […]

Waliwo omuwala amaze emyaka egisoba mu 20 nga alwanagana n’ekizibu ku bwongo ky’alowooza nti kyava ku kufiirwa bazadde bombi ng’akyali muto n’atafuna mukwano gwa maama ne taata ate be yakuliramu ne bamulangiranga obwa mulekwa. 

Amaze emyaka gye gimu ng’alwanagana n’ekizibu ky’okwagala okwetta oba okutta abantu abalala n’ebintu ebirala ebirina obulamu. Kyokka oluvannyuma lw’okwezuula, kati amaze emyezi 6 nga awulira yafuuka muntu muggya.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Stay informed with NTV Uganda, your trusted source for breaking news, live TV, sports updates, entertainment, and exclusive features. Stream live and catch up on your favorite shows anytime, anywhere.

Contact Us
  • (+256)414 563400
  • newsdesk@ug.nationmedia.com
  • Serena Conference Centre, P.O.Box 35933, Kampala, Uganda
Download Apps