E Kiryandongo waliwo asengula ebyalo

Abatuuze abasoba mu 250,000 okuva ku byalo bitaano mu disitulikiti ye Kiryandongo beekubidde enduulu oluvanyuma lw’okukimanyaako nti abeeyita ba nnyini ttaka kwe batudde bateekateeka kubagoba.Ettaka okuli embiranye liweza obugazi bwa Square Kilomita namba , kyoka nga likayanirwa abaana ba Brigadier Sabuni Tungatisa agambibwa okulifunako liizi ya myaka 49 okuva mu mwaka 1980.Minisita Sam Mayanja agumizza […]

Abatuuze abasoba mu 250,000 okuva ku byalo bitaano mu disitulikiti ye Kiryandongo beekubidde enduulu oluvanyuma lw’okukimanyaako nti abeeyita ba nnyini ttaka kwe batudde bateekateeka kubagoba.Ettaka okuli embiranye liweza obugazi bwa Square Kilomita namba , kyoka nga likayanirwa abaana ba Brigadier Sabuni Tungatisa agambibwa okulifunako liizi ya myaka 49 okuva mu mwaka 1980.Minisita Sam Mayanja agumizza abatuuze nti mpaawo ayinza kubagoba kubanga ettaka kwebali lya gavumenti.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Stay informed with NTV Uganda, your trusted source for breaking news, live TV, sports updates, entertainment, and exclusive features. Stream live and catch up on your favorite shows anytime, anywhere.

Contact Us
  • (+256)414 563400
  • newsdesk@ug.nationmedia.com
  • Serena Conference Centre, P.O.Box 35933, Kampala, Uganda
Download Apps